Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

Bye Tuyinza Okwogerako

Bye Tuyinza Okwogerako

Kaweefube w’Okutandika Okuyigiriza Abantu Bayibuli (Ssebutemba 1-30)

Ekibuuzo: Ddala kisoboka okubaawo emirembe gyonna?

Ekyawandiikibwa: Zab 37:29

Eky’okulekawo: Tusobola okukkiriza ekyo Bayibuli ky’egamba?

Omulundi Ogusooka

Ekibuuzo: Wa we tuyinza okuggya amagezi agasobola okutuyamba mu bulamu obwa bulijjo?

Ekyawandiikibwa: 2Ti 3:16, 17

Eky’okulekawo: Lwaki wandyesize Bayibuli?

Okuddiŋŋana

Ekibuuzo: Lwaki wandyesize Bayibuli?

Ekyawandiikibwa: Yob 26:7

Eky’okulekawo: Ebimu ku bibuuzo Bayibuli by’eddamu bye biruwa?