Buuka ogende ku bubaka obulimu

Enjigiriza za Bayibuli

Bayibuli eddamu ebibuuzo ebikulu ennyo mu bulamu abantu bye batera okwebuuza. Okuva edda n’edda, Bayibuli ebadde ya muganyulo. Ekitundu kino kirimu amagezi agava mu Bayibuli agasobola okutuyamba mu bulamu obwa bulijjo.—2 Timoseewo 3:16, 17.

 

Ebiriko

EBIBUUZO BAYIBULI BY’EDDAMU

Obunnabbi Obukwata ku Masiya Bukakasa nti Yesu Ye Yali Masiya?

Wandibaddewo Bamasiya abasukka mu omu?

EBIBUUZO BAYIBULI BY’EDDAMU

Obunnabbi Obukwata ku Masiya Bukakasa nti Yesu Ye Yali Masiya?

Wandibaddewo Bamasiya abasukka mu omu?

Bayibuli Esobola Kukuyamba Etya?

Emirembe n’Essanyu

Bayibuli eyambye abantu bangi nnyo okwaŋŋanga ebizibu bye boolekagana nabyo buli lunaku, okuweweeza ku bulumi bwe balina, n’okufuna ekigendererwa mu bulamu.

Obufumbo n’Amaka

Abafumbo n’amaka boolekagana n’ebizibu bingi. Amagezi amalungi agali mu Bayibuli gasobola okuyamba ab’omu maka okukolagana obulungi.

Ebiyamba Abavubuka

Soma omanye engeri Bayibuli gy’eyinza okuyamba abavubuka okwaŋŋanga ebizibu bye bafuna.

Abaana Bye Bayinza Okukola

Kozesa eby’okukola ebinyuma, ebyesigamiziddwa ku Bayibuli, okuyigiriza abaana bo empisa ennungi.

Kiki Bayibuli ky'Egamba?

Ebibuuzo by’Omu Bayibuli Biddibwamu

Funa eby’okuddamu mu bibuuzo bye weebuuza ebikwata ku Katonda, Yesu, amaka, okubonaabona n’ebirala.

Eby’Okukozesa mu Kuyiga Bayibuli

Londa ku by’okukozesa bino ebinaakuyamba okuyiga Bayibuli mu ngeri eneekuganyula.

Ebyafaayo ne Bayibuli

Weetegereze engeri abantu gye baasobola okufunamu Bayibuli. Weetegereze obukakafu obulaga nti yeesigika era nti ebigirimu bikwatagana n’ebyafaayo.

Ssaayansi ne Bayibuli

Ssaayansi ne Bayibuli bikwatagana? Bw’ogeraageranya Bayibuli ky’eyogera n’ebyo bannassaayansi bye bazudde obaako by’oyiga.

Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

Akatabo kano akakozesebwa mu kuyigiriza abantu Bayibuli kasobola okukuyamba okumanya Bayibuli ky’eyogera ku bintu ebitali bimu, gamba ng’ensonga lwaki tubonaabona, bwe tufa tulaga wa, engeri y’okufuna essanyu mu maka, n’ebirala.

Yiga Bayibuli n'Abajulirwa ba Yakuwa

Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?—vidiyo Empanvuko

Bayibuli eyambye abantu bangi nnyo okwetooloola ensi yonna okufuna eby’okuddamu mu bibuuzo bye beebuuza. Naawe wandyagadde okumanya Bayibuli ky’eyigiriza?

Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli?

Okwetooloola ensi yonna, Abajulirwa ba Yakuwa bamanyiddwa ng’abantu abayigiriza abalala Bayibuli ku bwereere. Laba engeri gye bakikolamu.

Saba Okuyigirizibwa Bayibuli

Yiga Bayibuli ku bwereere mu kiseera n’ekifo ky’oyagala.