Bipya Ki Ebiri ku JW.ORG

2026-10-13

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

By’Oyinza Okwesomesa—Abakazi Abaweereza Yakuwa Batwale nga ba Muwendo

Laba engeri Yakuwa gye yakozesa nnabbi omukazi Debola okuwagira Omulamuzi Balaka mu kiseera ky’abalamuzi.

2026-10-13

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA

Janwali 2027

Omunaala guno gulimu ebitundu eby’okusoma mu kibiina okuva nga Maaki 1–Apuli 4, 2027.

2026-10-08

BEERA BULINDAALA!

Abakugu Bagamba nti Embeera y’Obudde Eyinza Okutabanguka

Ebbugumu eringi ku Guyanja Pacific lisobola okuleetera embeera y’obudde mu nsi yonna okukyuka. Enkyukakyuka mu mbeera y’obudde etuukiriza obunnabbi bwa Bayibuli? Ssuubi ki Bayibuli ly’etuwa?

2026-10-06

ENNYIMBA ENDALA

Bajja Kuzuukira

Bwe tufiibwako omuntu gwe twagala ennyo, essuubi ery’okuzuukira litugumya.

2026-10-05

ENNYIMBA ENDALA

Bwe Mbeera n’Okukkiriza

Mu biseera ebizibu nga waliwo obutabanguko mu ggwanga era nga n’eby’enfuna bigootaanye, amaka agamu gaalaba engeri Yakuwa gy’alabiriramu abantu be, gy’abazzaamu amaanyi, gy’abawaamu essuubi n’engeri gy’abayamba okunyweza okukkiriza kwabwe.

2026-10-05

ENNYIMBA ENDALA

Nkwesiga

Yakuwa lwe lwazi lwaffe, engabo yaffe, era tulina okumwesigira ddala n’okumwemalirako.

2026-10-03

EBITABO N’OBUTABO

Ekigambo kya Katonda Ge Mazima—Ebitabo bya Bayibuli Binnyonnyolwa

Laba engeri ebitabo bya Bayibuli gye bituyamba okutegeera ekigendererwa kya Yakuwa n’ensonga lwaki Bayibuil ya muganyulo okutuusa leero.

2026-10-03

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA

Janwali–Febwali 2027

2026-10-03

Brochures and Booklets

Okwekenneenya Ebyawandiikibwa Buli Lunaku—2027

2026-09-28

EKIPANDE

Ebintu Ebiggibwa mu Musaayi

Ekipande kino kiraga ebintu ebiggibwa mu musaayi era obubaka obuli ku kipande kino busobola okukuyamba okusalawo obulungi ku bikwata ku bujjanjabi obuzingiramu okukozesa omusaayi.

2026-09-22

EBIBUUZO EBIVA MU BASOMI

Abajulirwa ba Yakuwa Bakiraga Batya nti Bassa Ekitiibwa mu Bulamu?

Abajulirwa ba Yakuwa bakiraga batya nti bassa ekitiibwa mu bulamu.