Buuka ogende ku bubaka obulimu

Ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa

Bw’oba wandyagadde okutuwandiikira, okujja mu nkuŋŋaana zaffe, okuyigirizibwa Bayibuli, oba okweyongera okumanya ebitukwatako, ekitundu kino kijja kukuyamba. Ate era osobola okugenda n’olambula emu ku ofiisi zaffe n’olaba engeri omulimu gwaffe gye gukolebwa.

Bye Tukkiririzaamu ne Bye Tukola

Ebyokulabirako Ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa

Yiga engeri Abajulirwa ba Yakuwa gye bafuba okulaba nti bye balowooza, bye boogera ne bye bakola byesigamiziddwa ku Kigambo kya Katonda, Bayibuli.

Enteekateeka ey'Okuyigirizibwa Bayibuli ku Bwereere

Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?—vidiyo Empanvuko

Bayibuli eyambye abantu bangi nnyo okwetooloola ensi yonna okufuna eby’okuddamu mu bibuuzo bye beebuuza. Naawe wandyagadde okumanya Bayibuli ky’eyigiriza?

Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli?

Okwetooloola ensi yonna, Abajulirwa ba Yakuwa bamanyiddwa ng’abantu abayigiriza abalala Bayibuli ku bwereere. Laba engeri gye bakikolamu.

Saba Okuyigirizibwa Bayibuli

Yiga Bayibuli ku bwereere mu kiseera n’ekifo ky’oyagala.

Enkuŋŋaana n'Ebyaliwo

Enkuŋŋaana z’Ekibiina ez’Abajulirwa ba Yakuwa

Manya ekifo Abajulirwa ba Yakuwa gye bakuŋŋaanira n’engeri gye basinzaamu

Okujjukira Okufa kwa Yesu

Buli mwaka abantu bukadde na bukadde bakuŋŋaana okujjukira okufa Yesu. Tukwaniriza okubaawo omanye engeri omukolo guno omukulu ennyo gye gunaakuganyulamu.

Baani Leero Abakola Yakuwa by’Ayagala?

Abajulirwa ba Yakuwa basangibwa mu nsi yonna, bava mu bika eby’enjawulo era ne mu mawanga ga njawulo. Kiki ekiyambye ekibiina kino ekinene okuba obumu?

Ebikwata ku mulimu gwaffe mu Nsi Yonna

  • Ensi Omuli Abajulirwa ba Yakuwa​—240

  • Abajulirwa ba Yakuwa​—8,683,117

  • Abaayigirizibwa Bayibuli​—9,618,182

  • Abaaliwo ku Kijjukizo​—20,919,041

  • Ebibiina​—119,712