Buuka ogende ku bubaka obulimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

Okujjukira Okufa kwa Yesu

Omulundi gumu buli mwaka, tuba n’omukolo ogw’okujjukira okufa kwa Yesu mu bifo bingi okwetooloola ensi. Tukola bwe tutyo kubanga Yesu yalagira abagoberezi be nti: “Mukolenga bwe mutyo okunzijukiranga.” (Lukka 22:19) Omukolo ogunaddako gujja kubaawo ku:

Lwakubiri, Apuli 11, 2017.

Tukukwaniriza okutwegattako ku mukolo guno omukulu ennyo. Nga bwe kiba ku nkuŋŋaana zaffe zonna, buli omu ayanirizibwa ku mukolo guno, era tewabaawo kusolooza ssente.

 

Noonya Ekifo Ekikuli Okumpi