Abavubuka

Amagezi agesigamiziddwa ku Bayibuli gayinza okukuyamba okwaŋŋanga ebizibu n’okumanya ebiyinza okukuyamba mu bulamu. a

a Amannya agamu agali mu bitundu bino gakyusiddwa.

ABAVUBUKA BABUUZA

Kiki kye Nsaanidde Okukola Oluvannyuma lw’Okubatizibwa?—Ekitundu 1: Nyiikirira Ebintu eby’Omwoyo

Oluvannyuma lw’okubatizibwa, weeyongere okunyweza enkolagana yo ne Katonda. Weeyongere okusoma Bayibuli, okusaba, okubuulira, n’okubeerangawo mu nkuŋŋaana.

ABAVUBUKA BABUUZA

Kiki kye Nsaanidde Okukola Oluvannyuma lw’Okubatizibwa?—Ekitundu 1: Nyiikirira Ebintu eby’Omwoyo

Oluvannyuma lw’okubatizibwa, weeyongere okunyweza enkolagana yo ne Katonda. Weeyongere okusoma Bayibuli, okusaba, okubuulira, n’okubeerangawo mu nkuŋŋaana.

Abavubuka Babuuza

Ebibuuzo abavubuka bye batera okwebuuza ebikwata ku kwegatta, emikwano, abazadde, essomero, n’ebirala.

Bavubuka Banno Kye Bagamba

Oyinza okuba mu mbeera gy’otabeerangamuko. Laba engeri bavubuka banno gye basobodde okuyita mu mbeera ng’enzo.

Vidiyo ez’Okukuba Bukatuuni

Otera okwesanga mu mbeera enzibu okuvvuunuka? Bwe kiba bwe kityo, buvidiyo buno bujja kukuyamba okuvvuunuka ebizibu abavubuka bangi bye boolekagana nabyo.

Olupapula Abavubuka Kwe Basobola Okuwandiika Bye Balowooza

Mu kitundu kino osobola okuwandiika by’olowooza ku nsonga ezitali zimu n’osobola okweteekerateekera embeera z’oyinza okwolekagana nazo.

Eby’Okukozesa mu Kuyiga Bayibuli

Eby’okukola ebisobola okuyamba abaana okufumiitiriza ku ebyo ebiri mu Bayibuli.

Ebibuuzo 10 Abavubuka Bye Beebuuza Biddibwamu

Laba amagezi agasobola okukuyamba mu bulamu.

Ebikuyamba Okuyiga

Kozesa ebikuuyamba okuyiga bino okunyweza okukkiriza kwo n’okunnyonnyola abalala by’okkiririzaamu.