ZUUKUKA Na. 3 2016 | Okutuusa Obubaka ku Bantu ab’Ennimi ez’Enjawulo

Abajulirwa ba Yakuwa bakola omulimu munene ogw’okuvvuunula ebitabo.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Okutuusa Obubaka ku Bantu ab’Ennimi ez’Enjawulo

Lwaki Abajulirwa ba Yakuwa bavvuunula ebitabo mu nnimi nnyingi?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Omulimu gw’Okuvvuunula

Omu ku bavvuunuzi annyonnyola engeri omulimu ogwo gye gukolebwamu.

EBYAFAAYO

Ignaz Semmelweis

Ekintu omusajja oyo kye yazuula kitaasizza obulamu bw’abantu bangi. Lwaki?

EBIYAMBA AMAKA

Engeri Gye Muyinza Okwogera ku Bizibu Ebiba Bizzeewo

Waliwo enjawulo wakati w’abakazi n’abasajja bwe kituuka ku mpuliziganya. Okumanya enjawulo eyo kiyinza okukuyamba okwewala ebizibu bingi.

BAYIBULI KY'EGAMBA

Faith

Bayibuli egamba nti, ‘Awatali kukkiriza tekisoboka kusanyusa Katonda.’ Okukkiriza kye ki? Oyinza otya okukufuna?

KYAJJAWO KYOKKA?

Ensingo y’Ekiwuka

Ekiwuka kisobola kitya okusitula ekintu ekizitowa okukisinga?

Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa