OMUNAALA GW'OMUKUUMI Okitobba 2015 | Okusaba Katonda Kigasa?

Omuwandiisi omu yagamba nti okusaba ‘kulinga kwogera n’ekisolo ky’olunda awaka.’ Ddala ekyo kituufu?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Lwaki Abantu Basaba?

Ebintu ebimu abantu bye basaba byewuunyisa.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Ddala Waliwo Awulira Essaala Zaffe?

Essaala zaffe bwe ziba za kuwulirwa, zirina okubaamu ebintu bibiri.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Lwaki Katonda Ayagala Tumusabe?

Okusaba kulimu emiganyulo gye tutasobola kusanga walala wonna.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Okusaba—Engeri gye Kuyinza Okukuganyulamu

Onooganyulwa otya bw’onoosabanga buli lunaku?

Obadde Okimanyi?

Kusoomoozebwa ki Kerode kwe yafuna ng’addamu okuzimba yeekaalu mu Yerusaalemi? Lwaki abantu b’e Maluta baalowooza nti Pawulo mutemu?

BAYIBULI EKYUSA OBULAMU BW'ABANTU

Kati Nsobola Okuyamba Abalala

Julio Corio yafuna ekizibu eky’amaanyi n’alowooza nti Katonda tafaayo. Ekyawandiikibwa ekiri mu Okuva 3:7 kyamuyamba okukyusa endowooza ye.

Ddala Kisoboka Okutegeera Katonda?

Ebintu ebikwata ku Katonda bye tutasobola kutegeera, bisobola okutuyamba okumutegeera.

AMAGEZI AG'EDDA AGAKYAKOLA NE LEERO

Sonyiwanga

Bwe tusonyiwa abalala tekitegeeza nti ekibi kye baakola tukiwagira oba nti tekyatuluma?

Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino

Ani asobola okumalawo obwavu?

Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa

Bayibuli Eyogera Ki ku Nsibuko y’Olunaku lwa Halloween?

Olunaku lwa Halloween luba lwa kwesanyusaamu bwesanyusa oba kintu kirala?