Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna!—Okukubaganya Ebirowoozo ku Bayibuli

Ekitabo kino kitegekeddwa okukozesebwa mu kuyigiriza abantu Bayibuli.

Tewaliiwo bikwatagana n'ekyo ky'olonze.

Era Oyinza Okwagala Okusoma Ebitundu Bino

EBIBUUZO ABANTU BYE BATERA OKWEBUUZA

Enteekateeka y’Abajulirwa ba Yakuwa ey’Okuyigiriza Abantu Bayibuli Ebeera Etya?

Mu nteekateeka y’Abajulirwa ba Yakuwa ey’okuyigiriza abantu Bayibuli, oyinza okukozesa enkyusa ya Bayibuli yonna gy’oyagala. Oyinza okuyita ab’omu maka go bonna oba mikwano gyo ne bakwegattako.