“Ebigambo Bino . . . Binaabanga ku Mutima Gwo”
Kintu ki ekikulu ky’oyiga okuva mu Ekyamateeka 6:6? Amaka gasobodde gatya okubeera n’Okusinza kw’Amaka okw’amakulu era obutayosa?
“Ebigambo bino . . . Binaabanga ku Mutima Gwo”
Abaana basinga kwetaaga ki okuva eri bazadde baabwe? Laba taata ky’akola okusobola okuyamba amaka ge.
Okusinza kw’Amaka: Okusoomooza Okukulimu—Ebirungi Ebivaamu
Okukubaganya ebirowoozo ku bintu eby’omwoyo buli wiiki kiyamba amaka okubeera n’enkolagana ey’oku lusegere bokka na bokka era ne Yakuwa.
Era Oyinza Okwagala Okusoma Ebitundu Bino
AMAKA GAMMWE GASOBOLA OKUBAAMU ESSANYU
Musinzize Wamu Yakuwa
Biki ebinaabayamba okunyumirwa okusinza kwammwe okw’amaka?

