OMUNAALA GW'OMUKUUMI Agusito 2015 | Abantu Abaafa—Baliddamu Okuba Abalamu?

Bayibuli tekoma ku kuddamu kibuuzo ekyo, naye era etuwa obukakafu obumatiza.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Abantu bwe Bafa Balaga Wa?

Waliwo abantu munaana abaazuukizibwa aboogerwako mu Bayibuli. Biki bye baayogera ku mbeera gye baalimu nga bafudde?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Waliwo Essuubi ery’Okuddamu Okulaba Abaafa?

Lwaki Katonda agenda kuzuukiza abantu abatali batuukirivu?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Biki Ebikakasa nti Abaafa Bajja Kuzuukira?

Bayibuli ewa ensonga bbiri ezitukakasa nti wajja kubaawo okuzuukira.

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Yakuwa Ampadde Emikisa Mingi Nnyo

Félix Alarcón yafuna ekigendererwa mu bulamu oluvannyuma lw’akabenje akaamuleka ng’asanyaladde okuva ku nsingo okutuuka ku bigere.

KOPPA OKUKKIRIZA KWABWE

‘Nnayimuka nga Maama Okuyamba Isiraeri’

Bayibuli by’eyogera ku Debola bituyigiriza ki ku kuba n’okukkiriza awamu n’obuvumu?

Bayibuli Eddamu Ebibuuzo Bino

Obulamu bulina kigendererwa ki? Lwaki abantu baatondebwa?

Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa

Okutya Okufa​—Oyinza Otya Okukuvvuunuka?

Bwe weewala okutya ennyo okufa kijja kukuyamba okunyumirwa obulamu.