OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Ssebutemba 2018

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Okitobba 29 okutuuka nga Ddesemba 2, 2018

“Bwe Mumanya Ebintu Bino, Muba Basanyufu Bwe Mubikola”

Tuyinza tutya okusigala nga tuli beetoowaze, era lwaki ekyo kikulu?

Abakristaayo Abakaddiye—Yakuwa Abasiima olw’Obwesigwa Bwe Mwolese

Abakristaayo abakadde boolese batya obwetoowaze?

Weeyongere Okwoleka Okwagala Kubanga Kuzimba

Laba engeri gye tusobola okuziŋŋanamu amaanyi mu nnaku zino ez’enkomerero.

Balina Essanyu Abo Abaweereza “Katonda Omusanyufu”

Tuyinza tutya okuba abasanyufu wadde nga twolekagana n’ebizibu?

Ssaawa Mmeka?

Abantu b’edda baayogeranga batya ebiseera?

Omuyinza w’Ebintu Byonna Afaayo ku Balala

Yakuwa ataddewo atya ekyokulabirako ekirungi bwe kituuka ku kufaayo ku balala?

Faayo ku Balala era Beera wa Kisa nga Yakuwa

Laba engeri gye tuyinza okukira nti tufaayo ku balala mu maka, mu kibiina, ne mu mulimu gw’okubuulira.