OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Noovemba 2021

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Jjanwali 3-30, 2022.

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Nnanoonya Obulamu Obulina Ekigendererwa

Ebyafaayo: Martin Witholt.

Obadde Okimanyi?

Mu kiseera Obwakabaka bwa Bwasuli we bwalabikira ng’obwali butasobola kuwangulwa, nnabbi wa Katonda yalagula nti bwali bujja kuzikirizibwa.