Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Amazima Gasobola Okukuganyula

Amazima Gasobola Okukuganyula

Katonda atayinza kulimba akusuubiza okukuwa “obulamu obutaggwaawo.”​—Yokaana 3:16.

KIKI KY’OTEEKWA OKUKOLA?

Abajulirwa ba Yakuwa mu nsi yonna baganyuddwa olw’okuyiga amazima agali mu Bayibuli. Bajja kuba basanyufu okukubuulira ku ebyo bye bayize.

Okusobola okweyongera okumanya amazima agali mu Bayibuli, laba akatabo Nyumirwa Obulamu Emirembe Gyonna! akaakubibwa Abajulirwa ba Yakuwa. Osobola n’okukafuna ku www.jw.org/lg.