Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Kabaka Sulemaani Asalawo mu Ngeri Etali ya Magezi

Kabaka Sulemaani Asalawo mu Ngeri Etali ya Magezi

[Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya 2 Ebyomumirembe.]

Sulemaani yakuŋŋaanya embalaasi n’amagaali g’olutalo okuva e Misiri (Ma 17:15, 16; 2By 1:14, 17)

Okusobola okulabirira embalaasi n’amagaali ago, kyali kyetaagisa abakozi era n’ebibuga okuzimbibwa (2By 1:14; it-1-E lup. 174 ¶5; lup. 427)

Wadde ng’abantu baali bulungi mu kiseera ekyasooka eky’obufuzi bwa Sulemaani, mu kiseera ky’obufuzi bwa Lekobowaamu baajeema kubanga Lekobowaamu yayongera ku mugugu kitaawe gwe yali abatisse. (2By 10:3, 4, 14, 16) Ebyo bye tusalawo birina engeri gye bitukwatako era ne gye bikwata ku balala.​—Bag 6:7.