Luubirira Omulimu Omulungi
Kiba kirungi ab’oluganda okutandika okuluubirira enkizo mu kibiina nga bakyali bato. Kino kibasobozesa okutendekebwa ne basobola okutuukiriza ebisaanyizo eby’okuweereza ng’abaweereza nga bakuze. (1Ti 3:10) Ow’oluganda ayinza atya okuluubirira enkizo mu kibiina? Ng’afuba:
-
Okwefiiriza.—km 7/13 lup. 2-3 ¶2
-
Okuba omunywevu mu by’omwoyo.—km 7/13 lup. 3 ¶3
-
Okuba nga yeesigika.—km 7/13 lup. 3 ¶4