Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ABARUUMI 7-8

‘Olindirira nga Weesunga’?

‘Olindirira nga Weesunga’?

8:19-21

  • “Ebitonde”: be bantu abalina essuubi ery’okubeera ku nsi

  • “Okubikkulwa kw’abaana ba Katonda”: ekiseera abaafukibwako amafuta lwe baneegatta ku Yesu okuzikiriza enteekateeka ya Sitaani

  • “Ne biweebwa essuubi”: ekisuubizo kya Yakuwa eky’okununula abantu okuyitira mu kufa kwa Yesu n’okuzuukira kwe

  • ‘Okusumululwa okuva mu buddu bw’okuvunda’: okununulibwa mpolampola okuva mu bizibu ebireetebwa ekibi n’okufa