Bannyinaffe mu Switzerland balaga emu ku vidiyo ze tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Ddesemba 2019

Bye Tuyinza Okwogerako

Bye tuyinza okwogerako ebikwata ku Bayibuli n’engeri gye tuyinza okuba abasanyufu mu bulamu.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Awa Emikisa Ekibiina Ekinene Ekitamanyiddwa Muwendo

Biki by’osaanidde okukola okubeera omu ku b’ekibiina ekinene osobole okufuna emikisa gye bajja okufuna?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

‘Abajulirwa Ababiri’ Battibwa era Oluvannyuma Baddamu Okuba Abalamu

Okwolesebwa Yokaana kwe yafuna okukwata ku bajulirwa ababiri kulina makulu ki?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Ensi ‘Yamira Omugga’

Yakuwa ayamba atya abo abasibibwa mu kkomera olw’okukkiriza kwabwe?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Totya Nsolo ez’Entiisa

Tuyinza tutya okwewala okutwalirizibwa ensolo eyogerwako mu Okubikkulirwa 13?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Olutalo lwa Katonda Olujja Okumalawo Entalo Zonna

Lwaki Katonda kimwetaagisa okulwana era tuyinza tutya okuwonawo?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Laba! Ebintu Byonna Mbizza Buggya”

Katonda anazza atya ebintu byonna obuggya era tunaaganyulwa tutya?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Okutuukiriza Obulungi Obuweereza Bwaffe—​Okutuukana n’Embeera

Tuyinza tutya okutuukana n’embeera nga tubuulira?