Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Essomo 1

Essomo 1

Essomo 1

Okubikkulirwa 4:11

Ani yatonda ensi?

Ani yatonda ennyanja?

Ani yatutonda?

Ani yatonda ekiwojjolo ekirabika obulungi?

Yakuwa Katonda ye yatonda ebintu byonna.

EBY’OKUKOLA

Somera omwana wo:

Okubikkulirwa 4:11

Gamba omwana wo asonge ku:

Mmunyeenye Ebire Enjuba

Eryato Ensi Ennyumba

Ennyanja Ekiwojjolo

Buuza omwana wo:

Erinnya lya Katonda y’ani?

Yakuwa abeera wa?

Biki bye yatonda?

[Ekifaananyi ekiri ku mpapula 4, 5]