Lipoota y’Obuweereza ey’Ensi Yonna ey’Abajulirwa ba Yakuwa

Laba ebikwata ku mulimu gw’okubuulira ogw’Abajulirwa ba Yakuwa ogwakolebwa mu nsi yonna okuva mu Ssebutemba 2021 okutuuka mu Agusito 2022.

Emiwendo Emigatte Egya 2022

Lipoota eno eraga ssente n’okufuba Abajulirwa ba Yakuwa bye bateeka mu mulimu gwabwe ogw’okubuulira mu nsi yonna.

Lipoota y’Ensi ez’Enjawulo eya 2022

Lipoota eno eraga omuwendo gw’Abajulirwa ba Yakuwa, omuwendo gw’abaabatizibwa, abaaliwo ku Kijjukizo, n’ebirala.

Era Oyinza Okwagala Okusoma Ebitundu Bino

Ennyanjula ez’Okukozesa mu Buweereza

Abajulirwa ba Yakuwa be Baani?

Bangi baagala okumanya ebikwata ku Bajulirwa ba Yakuwa. Bitegeere okuva ku bo bennyini.

EBITUKWATAKO

Omuntu Ayigirizibwa Atya Bayibuli?

Okwetooloola ensi yonna, Abajulirwa ba Yakuwa bamanyiddwa ng’abantu abayigiriza abalala Bayibuli ku bwereere. Laba engeri gye bakikolamu.