Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

OLUYIMBA 27

Okubikkulibwa kw’Abaana ba Katonda

Okubikkulibwa kw’Abaana ba Katonda

(Abaruumi 8:19)

  1. 1. ’Baana ba Katonda bonna

    Abakyali ku nsi.

    Mu bbanga ttono nnyo bajja

    Kwegatta ku Kristo.

    (CHORUS)

    ’Baana ba Katonda bonna

    Ba kubikkulibwa.

    Bajja kuweebwa empeera

    Ey’olubeerera.

  2. 2. Bonna ’bakyasigaddewo

    Bajja kuwulira.

    ’Ddoboozi lya Yesu Kristo

    Batwalibwe bonna.

    (CHORUS)

    ’Baana ba Katonda bonna

    Ba kubikkulibwa.

    Bajja kuweebwa empeera

    Ey’olubeerera.

    (EBIYUNGA)

    Baliggyawo ’babi bonna

    Nga bali ne Kristo.

    Emirembe n’emirembe

    Ba kubeera naye.

    (CHORUS)

    ’Baana ba Katonda bonna

    Ba kubikkulibwa.

    Bajja kuweebwa empeera

    Ey’olubeerera.