Luganda
Ebyali Byakateekebwa Awatandikirwa
/assets/ct/b4d7e1101e/images/syn_placeholder_sqr.png

Ebyali Byakateekebwa Awatandikirwa

 

Ebyuma Bikalimagezi—Bya Muganyulo oba bya Bulabe?

Bayibuli etubuulira ensonga lwaki abantu tebasobola kuba bakakafu nti tekinologiya waabwe ajja kukozesebwa mu ngeri nnungi yokka

Tekinologiya Asobola Okuleetawo Emirembe?

Tekinologiya tasobola kukyusa mitima gy’abantu egijjudde omululu, obukyayi, oba okusosola. Laba ekisobola okubayamba.

Engeri gy’Oyinza Okwewalamu—Endwadde

Endwadde nnyingi nnyo leero era zisobola okukukwata. Biki by’oyinza okukola okuzeewala?

Obulamu Obulungi—Okuba n’Obulamu bw’Amaka Obulungi n’Emikwano Eminywevu

Emikwano emirungi tegirowooza nnyo ku kuweebwa wabula ku kuwa.

Lwaki Kikulu Okuyiga Bayibuli?

Otera okugamba nti, ‘Sirina biseera,’ oba nti ‘Saagala kwegatta ku ddiini yammwe’?

Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

Buli muntu afuna ebimweraliikiriza. Waliwo ekisobola okutuyamba obuteeraliikirira nnyo?

Twatondebwa nga Tuli ba Kubonaabona?

Katonda eyatonda ensi erabika obulungi ayinza okwagala tuboneebone? Bwe kiba nti tayagala tuboneebone, kiki ekyasoba?

Obwakabaka bwa Katonda—Gavumenti Eteribaamu Kulya Nguzi

Ebintu mukaaga ebiraga nti Obwakabaka bwa Katonda tebujja kubaamu kulya nguzi.

Lwaki Abantu Bangi Bafuna Ekiwuubaalo?

Laba ebimu ku bintu ebiviirako abantu okufuna ekiwuubaalo n’ebibaviirako okuwulira nga tebaagala kubeera na balala.

Amazima Agakwata ku Biseera eby’Omu Maaso

Nyweza okukkiriza kwo mu bisuubizo bya Katonda ebikwata ku nsi mu biseera eby’omu maaso n’abo abanaagibeerako.

Abantu Basobola Okumalawo Entalo?

Abantu bakola kyonna ekisoboka entalo zisobole okuggwaawo, naye ddala basobola okuzimalawo?

Kiki Ekitutuukako Bwe Tufa?

Laba ekyo Bayibuli ky’eyigiriza ku kufa, era weeyongere okunyweza okukkiriza kw’olina mu Katonda ow’okwagala atabonyaabonya bantu nga bafudde.

Obwakabaka bwa Katonda Kye Ki?

Yesu bwe yali ku nsi yalaga ebyo Obwakabaka bwa Katonda bye bunaakola.

Abantu Bo Abaafa Basobola Okuddamu Okuba Abalamu!

Laba obukakafu okuva mu Bayibuli obulaga nti abafu basobola okuzuukira era nti bajja kuzuukira. Laba engeri okumanya nti eriyo okuzuukira gye kiyinza okukubudaabuda n’okukuwa essuubi.