Programu y’Olukuŋŋaana Olunene Olulina Omutwe Essanyu ery’Olubeerera eya 2026
Olwokutaano
Programu y’Olwokutaano yeesigamiziddwa ku Matayo 5:3—“Balina essanyu abamanyi obwetaavu bwabwe obw’eby’omwoyo.”
Olwomukaaga
Programu y’Olwomukaaga yeesigamiziddwa ku Ebikolwa 20:35—“Okugaba kulimu essanyu okusinga okuweebwa.”
Ssande
Programu ya Ssande yeesigamiziddwa ku Matayo 13:16—“Mulina essanyu kubanga amaaso gammwe galaba, n’amatu gammwe gawulira.”
Ebyo Abazze ku Lukuŋŋaana Olunene Bye Balina Okumanya
Abazze ku lukuŋŋaana bye balina okumanya.
Era Oyinza Okwagala Okusoma Ebitundu Bino
EBITUKWATAKO
Oyanirizibwa okubaawo ku lukuŋŋaana olunene olw’ennaku essatu, olwa 2026 olulina omutwe, “Essanyu ery’Olubeerera”
Oyanirizibwa okubaawo ku lukuŋŋaana olunene olw’ennaku essatu olw’Abajulirwa ba Yakuwa.
ENKUŊŊAANA ENNENE
Oyanirizibwa: Ku Lukuŋŋaana Olunene olw’Abajulirwa ba Yakuwa Olwa 2026 Olulina Omutwe, “Essanyu ery’Olubeerera”
Tukwaniriza ku lukuŋŋaana olunene olwa 2026 olulina omutwe “Essanyu ery’Olubeerera” olabe engeri okuba n’enkolagana ennungi n’Omutonzi gye kisobola okukuyamba okufuna essanyu ery’olubeerera.
ENKUŊŊAANA ENNENE
Ebinabeera mu Muzannyo: Ebikwata ku Buweereza bwa Yesu: Ekitundu 4, 5, ne 6
Kiki ekyasiikiriza abantu okujja eri Yesu, era abakulembeze b’amadiini kyabayisa kitya?

