“Buli omu ku mmwe agwanidde okwagalanga mukyala we nga bwe yeeyagala kennyini; n’omukyala asaanidde okussaamu ennyo omwami we ekitiibwa.”—Abeefeso 5:33.
Bayibuli egamba nti
-
Omwami n’omukyala buli omu asaanidde okuba omwesigwa eri munne.—Matayo 19:4-6.
-
Abaana abassaamu bazadde baabwe ekitiibwa era ababagondera bajja kufuna emikisa mingi.—Abeefeso 6:1-3.
Okumanya ebisingawo, genda ku jw.org.

