Ekitundu 3: “Ye Nze”
Yesu amanyisa abantu nti ye Masiya. Abamu bamukkiririzaamu, abalala bagaana okumukkiririzaamu. Byesigamiziddwa ku Yokaana 3:1-36; Makko 6:17-20; Matayo 14:3-5; Lukka 3:19, 20; Yokaana 4:1-45; Makko 1:14, 15; Matayo 4:17; Lukka 4:14, 15; Yokaana 4:46-54; Lukka 4:16-30; Matayo 4:13-16; Lukka 5:1-11; Matayo 4:18-22; Makko 1:16-20.

