A7-H
Ebintu Ebikulu Ebyaliwo mu Bulamu bwa Yesu ku Nsi Yesu Amaliriza Obuweereza Bwe mu Yerusaalemi (Ekitundu 2)
|
EKISEERA |
EKIFO |
EKYALIWO |
MATAYO |
MAKKO |
LUKKA |
YOKAANA |
|---|---|---|---|---|---|---|
|
Nisaani 14 |
Yerusaalemi |
Yesu akiraga nti Yuda agenda kumulyamu olukwe era amulagira okugenda |
||||
|
Atandikawo omukolo gw’Eky’Ekiro kya Mukama waffe (1Ko 11:23-25) |
||||||
|
Agamba nti Peetero agenda kumwegaana era nti n’abatume bandisaasaanye |
||||||
|
Asuubiza omuyambi; ayogera ku muzabbibu ogw’amazima; awa etteeka ku kwagala; essaala gy’asembayo okusaba n’abatume |
||||||
|
Gesusemane |
Awulira ennaku ey’amaanyi; aliibwamu olukwe era akwatibwa |
|||||
|
Yerusaalemi |
Anaasi amubuuza ebibuuzo; awozesebwa Kayaafa, Olukiiko Olukulu; Peetero amwegaana |
|||||
|
Yuda yeetuga (Bik 1:18, 19) |
||||||
|
Atwalibwa eri Piraato, eri Kerode, era azzibwayo eri Piraato |
||||||
|
Piraato ayagala okumuta naye Abayudaaya basaba ate Balabba; asalirwa ogw’okuttibwa ng’akomererwa |
||||||
|
(a. 9:00 ez’olweggulo, Olwokutaano) |
Ggologoosa |
Afiira ku muti ogw’okubonaabona |
||||
|
Yerusaalemi |
Omulambo gwe guggibwa ku muti ne guteekebwa mu ntaana |
|||||
|
Nisaani 15 |
Yerusaalemi |
Bakabona n’Abafalisaayo bafuna abakuumi okukuuma entaana |
||||
|
Nisaani 16 |
Yerusaalemi n’emiriraano; Emawo |
Yesu azuukiziddwa; alabikira abayigirizwa emirundi etaano |
||||
|
Oluvannyuma lwa Nisaani 16 |
Yerusaalemi; Ggaliraaya |
Alabikira abayigirizwa (1Ko 15:5-7; Bik 1:3-8); abawa ebiragiro; abalagira okufuula abantu abayigirizwa |
||||
|
Iyari 25 |
Olusozi olw’Emizeyituuni, okumpi ne Bessaniya |
Alinnya mu ggulu, oluvannyuma lw’ennaku 40 ng’azuukidde (Bik 1:9-12) |

