Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Okitobba 2015

Magazini eno erimu ebitundu ebirina okusomebwa mu kibiina okuva nga Noovemba 30 okutuuka nga Ddesemba 27, 2015.

“Abalinga Abo Mubatwale nga ba Muwendo Nnyo”

Baani abayambako ku bukiiko bw’Akakiiko Akafuzi? Bakola mirimu ki?

Olaba Omukono gwa Katonda mu Bulamu Bwo?

Bayibuli eba etegeeza ki bw’eyogera ku “mukono” gwa Katonda?

“Twongere Okukkiriza”

Tusobola okufuna okukkiriza mu maanyi gaabwe?

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Teyejjusa Kye Yasalawo ng’Akyali Muvubuka

Nikolai Dubovinsky, yaweereza Yakuwa n’obwesigwa mu kiseera omulimu gwaffe bwe gwali guwereddwa mu Soviet Union, era omulimu gwe yakola gwali muzibu n’okusinga okusibibwa mu kkomera.

Weereza Yakuwa Awatali Kuwugulibwa

Emyaka nga 60 emabega, Watchtower yayogera ekintu ekituukiridde.

Fumiitirizanga ku Bintu eby’Omwoyo

Osobola okweyongera okuba omunywevu mu by’omwoyo nga tokkirizibwa kuba na Bayibuli?

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Okusemberera Katonda Kirungi Gye Ndi

Bwe yaweza emyaka mwenda, Sarah Maiga yalekera awo okukula, naye yeeyongera okukula mu by’omwoyo.

“Atalina Magezi Akkiriza Buli Kigambo”

Tuyinza tutya okumanya obanga obubaka bwe tufunye butuufu oba bwa bulimba?