Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

OMUNAALA GW'OMUKUUMI Na. 4 2016 | Bayibuli Yawona Okusaanawo

Okumala ebyasa bingi, wabaddewo ebintu bingi ebyandireetedde Bayibuli oba obubaka obugirimu okusaanawo. Lwaki kyewuunyisa okuba nti ekyaliwo?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Ebikwata ku Bayibuli by’Osaanidde Okumanya

Tewali kitabo kirala abantu kye bakkiririzzaamu okumala ebbanga ddene nga Bayibuli. Naye ddala Bayibuli yeesigika?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Bayibul Teyavunda

Abawandiisi ba Bayibuli n’abo abaagikoppolola baawandiikanga ku bitoogo ne ku maliba. Kizze kitya okuba nti ebiwandiiko bya Bayibuli bingi eby’edda bikyaliwo n’okutuusa leero?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Abantu Tebaasobola Kusaanyaawo Bayibuli

Bannabyabufuzi n’abakulembeze b’amadiini baagezaako okuziyiza abantu okuba ne Bayibuli, okuzibunyisa, oba okuzivvuunula. Naye balemereddwa.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Abantu Tebaasobola Kukyusa Bubaka Obuli mu Bayibuli

Abantu abamu bagezezzaako okukyusa obubaka obuli mu Bayibuli. Lwaki tebaasobola kubukyusa?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Lwaki Bayibuli Ekyaliwo?

Lwaki Bayibuli ya njawulo ku bitabo ebirala?

Obadde Okimanyi?

Lwaki engeri Yesu gye yayisangamu abagenge yali yeewuunyisa? Abakulemebeze b’eddini y’Ekiyudaaya baasinziiranga ku ki okukkiriza abafumbo okugattululwa?

Ebikolwa eby’Obukambwe Biriggwaawo?

Abantu abamu bayambiddwa ne baleka ebikolwa eby’obukambwe. Kiki ekibayambye okukola enkyukakyuka mu bulamu bwabwe?.

BAYIBULI EKYUSA OBULAMU BW'ABANTU

Nnalemererwa Emirundi Mingi Naye Oluvannyuma ne Mpangula

Omusajja omu yavvuunuka atya omuze ogw’okulaba ebifaananyi eby’obuseegu n’afuna emirembe?

Geraageranya Bayibuli ky’Egamba n’Ebyo by’Okkiririzaamu

Waliwo amadiini nkumi na nkumi agagamba nti gagoberera Kristo, kyokka nga bye gayigiriza byawukana. Oyinza otya okumanya eddiini eyigiriza amazima?

Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

Kyandiba nti Katonda alina ekibiina ky’eddiini ky’akozesa okuyamba abantu okumutegeera?

Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa

Ebyo Ebiri mu Bayibuli Byava eri Katonda?

Abawandiisi ba Bayibuli bangi baagamba nti bye baawandiika byava eri Katonda. Lwaki?