Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Maayi 2017

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Jjulaayi 3-30, 2017.

Yamba Abagwira Okuweereza Yakuwa n’Essanyu

Tuyinza tutya okubuulira abanoonyi b’obubudamu abatamanyi Yakuwa?

Okuyamba Abaana b’Abagwira

Bw’oba oli mu nsi engwira, oyinza otya okuyamba abaana bo okuyiga ebikwata ku Yakuwa? Abalala bayinza batya okuyamba?

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Okubeera Kiggala Tekinnemesezza Kuyigiriza Balala

Wadde nga Walter Markin kiggala, afunye essanyu lingi mu kuweereza Yakuwa Katonda.

Tokkiriza Kwagala Kwo Kuwola

Okwagala kw’Abakristaayo abamu mu kyasa ekyasooka kwawola. Kiki ekisobola okutuyamba, okwagala kwe tulina eri Yakuwa ne kutawola?

“Onjagala Okusinga Bino?”

Yesu yayamba Simooni Peetero okukiraba nti kikulu okukulembeza ebintu ebisinga obukulu. Naffe tuyinza okukolera ku magezi ago leero?

Engeri Gayo Gye Yayambamu Baganda Be

Gayo yali ani, era lwaki tusaanidde okumukoppa?

Essanyu Eriri mu Kwerekereza

Kiki ekyaleetera omwami omu ne mukyala we okubaako bye beerekereza? Ekyo baakikola batya? Lwaki ekyo kyabaleetera essanyu?

OKUVA MU TTEREKERO LYAFFE

‘Twavaawo nga Tuli Bamalirivu Nnyo’

Oluvannyuma lw’okukuŋŋaana olunene olwaliwo mu 1922, Abayizi ba Bayibuli baakolera batya ku bigambo bino “mulangirire Kabaka n’Obwakabaka bwe”?