Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Apuli 2017

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Maayi 29 okutuuka nga Jjulaayi 2, 2017.

“Kye Weeyama Okituukirizanga”

Obweyamo kye ki? Ebyawandiikibwa byogera ki ku bweyamo bwe tukola eri Katonda?

Biki Ebinaavaawo ng’Obwakabaka bwa Katonda Buzze?

Bayibuli egamba nti “ensi eggwaawo.” Eba etegeeza ki?

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Ndi Mumalirivu Okuba Omusirikale wa Kristo

Demetrius Psarras yasibibwa olw’okugaana okukwata eby’okulwanyisa. Naye yeeyongera okuweesa Katonda ekitiibwa wadde nga yayigganyizibwa.

Bulijjo “Omulamuzi w’Ensi Yonna” by’Akola Biba Bituufu

Lwaki tuli bakakafu nti Katonda tasobola kukola bintu bitali bya bwenkanya? Ekyo lwaki kikulu eri Abakristaayo leero?

Olina Endowooza ng’Eya Yakuwa ku Bwenkanya?

Obwetoowaze n’okusonyiwa abalala bituyamba okuba n’endowooza ya Yakuwa ku bwenkanya. Lwaki?

Bwe Weewaayo Kyeyagalire Oleetera Yakuwa Ettendo!

Katonda Omuyinza w’Ebintu byonna asiima ebyo abaweereza be bye bakola okuwagira ekigendererwa kye, ka bibe nga birabika ng’ebitono.