Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Apuli 2016

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Maayi 30 okutuuka nga Jjuuni 26, 2016.

Obuweereza Bwo Bulinga Omusulo?

Obuweereza bwo buyinza butya okubeera ng’omusulo?

Bwe Twoleka Okukkiriza, Tusiimibwa Katonda

Biki Abakristaayo bye bayigira ku ebyo bye basoma ku Yefusa ne muwala we?

Obusobozi bw’Olina obw’Okukuba Akafaananyi Obukozesa Bulungi?

Busobola okukuviiramu ebizibu, oba okukuleetera okufuuka omuntu omulungi.

“Muleke Obugumiikiriza Butuukirize Omulimu Gwabwo”

Kiki kye tusaanidde okujjukira nga tugezesebwa? Era baani abaateekawo ebyokulabirako ebirungi mu kwoleka obugumiikiriza?

Lwaki Tusaanidde Okukuŋŋaananga Awamu Okusinza?

Bw’obaawo kikuganyula, kiganyula abalala, era kisanyusa Yakuwa. Laba ensonga lwaki tugamba bwe tutyo.

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Abaali Ababiikira Baafuuka Baweereza ba Yakuwa

Lwaki baava mu kigo era ne bava ne mu ddiini y’Abakatoliki?

Tobaako Ludda lw’Owagira mu Bintu by’Ensi Eno Eyeeyawuddemu

Ebintu bina ebisobola okukuyamba okusigala nga toliiko ludda lw’owagira mu bintu by’ensi eno.

Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

Obukakafu n’akabonero ebiteekebwa ku baafukibwako amafuta bye biruwa?