Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Maayi 2016

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Jjuuni 27 okutuuka nga Jjulaayi 31, 2016.

Mugonjoole Obutakkaanya mu Ngeri ey’Okwagala

Kigendererwa ki ky’osaanidde okuba nakyo? Okulaga nti mukkiriza munno mukyamu, oba kigendererwa kirala?

“Mugende Mufuule Abantu b’Omu Mawanga Gonna Abayigirizwa”

Eby’okuddamu mu bibuuzo bina bituyamba okumanya baani abatuukiriza obunnabbi bwa Yesu.

Osalawo Otya?

Tuyinza tutya okumanya ekyo ekisanyusa Yakuwa nga tusalawo ku bintu Bayibuli by’etewaako tteeka?

Bayibuli Ekyeyongera Okukyusa Obulamu Bwo?

Omujulirwa wa Yakuwa omu yalekayo okukuba zzaala, okufuuwa ssigala, okwekatankira omwenge, n’okukozesa ebiragalalagala n’asobola okubatizibwa, naye waliwo obunafu obwamuzibuwalira ennyo okulwanyisa.

Ganyulwa mu Bujjuvu mu Bintu Yakuwa by’Atuwa

Ndowooza ki eyinza okutulemesa okuganyulwa mu bujjuvu mu bimu ku bintu ebyo?

OKUVA MU TTEREKERO LYAFFE

“Abo Abakwasiddwa Omulimu”

Ebyo ebyaliwo ku lukuŋŋaana olunene mu 1919 byakola kinene mu kutumbula omulimu gw’okubuulira mu nsi yonna.

Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

Kiki ekiyinza okuyamba Abakristaayo okumanya obanga basaanidde okuwa abakozi ba gavumenti akasiimo? Ekibiina kiyinza kitya okwoleka essanyu nga waliwo omuntu gwe balanze nti akomezeddwawo mu kibiina? Kiki ekyaviirangako amazzi g’omu kidiba Besuzasa ekyali mu Yerusaalemi ‘okusiikuuka’?