Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Jjulaayi 2017

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Agusito 28 okutuuka nga Ssebutemba 24, 2017.

Beewaayo Kyeyagalire—Mu Butuluuki

Mu 2014, Abajulirwa ba Yakuwa baakola kaweefube ow’enjawulo ow’okubuulira mu Butuluuki. Lwaki baakola kaweefube oyo? Biki ebyavaamu?

Noonya eby’Obugagga Ebya Nnamaddala

Oyinza otya okukozesa eby’obugagga byo okunyweza enkolagana yo ne Katonda?

“Mukaabire Wamu n’Abo Abakaaba”

Omuntu afiiriddwako omuntu we ayinza atya okubudaabudibwa? Oyinza otya okumuyamba?

Lwaki Tusaanidde Okutendereza Yakuwa?

Zabbuli 147 etuyamba okulaba ebintu ebitali bimu ebyanditukubirizza okutendereza Katonda n’okumwebaza.

Yakuwa k’Awe “Enteekateeka Zo Zonna Omukisa”

Abavubuka balina okusalawo engeri gye banaakozesaamu obulamu bwabwe. Ekyo si kyangu naye Yakuwa awa omukisa abo abamwesiga.

Weewale Okutwalirizibwa Pokopoko

Sitaani asaasaanya pokopoko. Oyinza otya okumwewala?

Ebibuuzo Ebiva mu Basomi

Kiba kituufu Omukristaayo okuba n’emmundu asobole okugikozesa ng’alumbiddwa abantu abaagala okumutuusaako obulabe?