Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

OMUNAALA GW'OMUKUUMI—OGW'OKUSOMA MU KIBIINA Okitobba 2017

Magazini eno erimu ebitundu eby’okusoma okuva nga Noovemba 27 okutuuka nga Ddesemba 24, 2017.

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Okukola Yakuwa by’Atugamba Okukola Kivaamu Emikisa

Mu 1952, Olive Matthews n’omwami we bakkiriza okugenda okuweereza nga bapayoniya mu bukiikaddyo bwa Ireland. Mikisa ki Yakuwa gye yabawa?

‘Twagalenga mu Bikolwa ne mu Mazima’

Tuyinza tutya okwoleka okwagala okutaliimu bukuusa?

Amazima Tegaleeta ‘Mirembe Wabula Kitala’

“Ekitala” Yesu kye yagamba nti yandireese kye ki, era kiyinza kitya okukutuukako?

Yusufu ow’e Alimasaya Alaga Oludda kw’Ali

Yali ani? Nkolagana ki gye yalina ne Yesu? Lwaki osaanidde okumanya ebimukwatako?

Okwolesebwa Zekkaliya Kwe Yafuna Kukukwatako Kutya?

Omuzingo ogubuuka; omukazi atudde mu ddebe; abakazi babiri ababuuka mu bbanga. Lwaki Katonda yawa Zekkaliya okwolesebwa okwo?

Amagaali n’Engule Bitukuuma

Ensozi ez’ekikomo, amagaali ag’entalo, ne kabona asinga obukulu afuulibwa kabaka. Okwolesebwa okw’omunaana Zekkaliya kwe yafuna kukakasa ki abantu ba Katonda leero?

Ekikolwa Kimu eky’Ekisa

Ekikolwa kimu eky’ekisa kyayamba kitya omuntu omu eyali tayagala Bajulirwa ba Yakuwa okukkiriza amazima?

Obadde Okimanyi?

Kiki Abayudaaya kye baakolanga ekyaleetera Yesu okugaana abagoberezi be okulayira?