Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

OMUNAALA GW'OMUKUUMI Na. 6 2017 | Kirabo Ki Ekisinga mu Byonna?

OLOWOOZA OTYA?

Ani asingayo okuba omugabi?

“Buli kirabo ekirungi na buli kitone ekituukiridde kiva waggulu era kikka wansi nga kiva eri Kitaawe w’ebyaka ebiri ku ggulu.”​Yakobo 1:17.

Akatabo kano kalaga ekirabo ekisinga ebirabo byonna Katonda bye yali atuwadde.

 

OMUTWE OGULI KUNGULU

“Kye Kirabo Ekisinga Ebirabo Byonna Bye Nnali Nfunye”

Wandyagadde okuwa omuntu ekirabo n’akisiima, oba omuntu okukulowoozaako n’akuwa ekirabo ekirungi?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Okunoonya Ekirabo Ekisinga Obulungi

Si kyangu kumanya kirabo omuntu ky’ayinza okusiima, kubanga kisinziira ku oyo gw’ogenda okukiwa.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Kirabo Ki Ekisinga Ebirabo Byonna?

Ku birabo ebingi Katonda bye yawa abantu, waliwo kimu ekisinga byonna.

Yesu Yali Afaanana Atya?

Okumala ebyasa bingi, ebifaananyi bya Yesu bikubiddwa. Ebyawandiikibwa biraga nti yali afaanana atya?

Engeri gy’Osaanidde Okutunuuliramu Ensobi

Ka tube nga tulina myaka emeka oba nga tulina bumanyirivu bwenkana wa, ffenna tukola ensobi. Naye kiki kye tusaanidde okukola nga tukoze ensobi?

Bayibuli​—Lwaki Nnyingi Nnyo?

Manya ensonga lwaki waliwo enkyusa za Bayibuli nnyingi.

Abakristaayo Basaanidde Okukuza Ssekukkulu?

Abo abaaberanga ne Yesu baakuzanga Ssekukkulu?

Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

Abantu bwe bawulira ekigambo Amagedoni beeraliikirira, naye Amagedoni kitegeeza ki?