Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

OMUNAALA GW'OMUKUUMI Na. 6 2016 | Okwolesebwa Okulaga Ebiri mu Ggulu

Bayibuli ekuyambe okulaba ebitalabika.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Ebibuuzo Ebikwata ku Abo Abali mu Ggulu

Kisoboka okumanya ebifa mu ggulu.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Okwolesebwa Okulaga Ebiri mu Ggulu

Ebyawandiikibwa bitubuulira ki ku Yakuwa Katonda, Yesu Kristo, ne bamalayika?

Bye Tuyigira ku Binyonyi

Ebinyonyi tebikoma ku kutulaga amagezi n’amaanyi ga Katonda eyabitonda, naye era ebinyonyi bituyigiriza ebintu ebikulu ebikwata ku bulamu bwaffe.

Lefèvre d’Étaples—Yayagala Abantu ba Bulijjo Bategeere Ekigambo kya Katonda

Yatuuka atya ku kiruubirirwa kye wadde nga yali ayigganyizibwa?

EBYAFAAYO EBIKWATA KU BULAMU BW'AB'OLUGANDA

Nnayiga Amazima ne Nganywererako

Omuvubuka yafuna akabenje ak’amaanyi, naye yafuna ebyamuleetera okukkiririza mu Katonda.

Biki Bye Tuyiga mu Bayibuli?

Katonda anaddamu essaala zo?

Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa

Katonda Yatonda Sitaani?

Sitaani yava wa? Laba ensonga lwaki Yesu yagamba nti Sitaani “teyanywerera mu mazima.”