OLOWOOZA OTYA?

Ddala bamalayika gyebali? Bayibuli egamba nti:

“Mutendereze Yakuwa mmwe mmwenna bamalayika be ab’amaanyi ennyo, Abakolera ku kigambo kye, abagondera eddoboozi lye.”​Zabbuli 103:20.

Akatabo kano kalaga ekyo Bayibuli ky’eyogera ku bamalayika n’engeri gye batukwatako.