Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

OMUNAALA GW'OMUKUUMI Na. 1 2016 | Lwaki Kikulu Okuba Omwesigwa?

Abantu abasinga obungi balimba waakiri omulundi gumu mu buli mboozi ey’eddakiika ekkumi. Lwaki wandifubye okubeera ow’enjawulo?

OMUTWE OGULI KUNGULU

Ddala Wakyaliyo Abantu Abeesigwa?

Ebyo ebyatuuka ku Hitoshi biraga nti abantu abeesigwa batono nnyo.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Akabi Akali mu Butaba Mwesigwa

Manya akabi akali mu kulimba.

OMUTWE OGULI KUNGULU

Emiganyulo Egiri mu Kubeera Omwesigwa

Engeri abamu gye baganyuddwa mu kubeera abeesigwa.

BAYIBULI EKYUSA OBULAMU BW'ABANTU

Nkusaba Ompe Omwaka Gumu Gwokka ogw’Emirembe n’Essanyu

Alain Broggio yaddamu nnyo amaanyi bwe yasoma 1 Yokaana 1:9.

Obadde Okimanyi?

Emizingo egy’ogerwako mu Bayibuli gyakozesebwanga gitya era gyakolebwanga gitya? Baani abayinza okuba nga be baali “bakabona abakulu” aboogerwako mu Byawandiikibwa eby’Oluyonaani?

Owulira nga Toli wa Mugaso

Ebintu bisatu ebisobola okukuyamba.

AMAGEZI AG'EDDA AGAKYAKOLA NE LEERO

Teweeraliikiriranga

Yesu teyakoma kutugamba buteeraliikirira, yatubuulira n’ebinaatuyamba obuteraliikirira.

Biki bye Tuyiga mu Bayibuli?

Abantu abaafa baliddamu okuba abalamu?

Ebirala Ebyajulizibwako mu Magazini Eyakubibwa mu Kyapa

Bayibuli Esobola Okunnyamba nga Ndi Mwennyamivu?

Waliwo ebintu bisatu Katonda by’akola okuyamba abennyamivu.