Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Ssebutemba 2017

Ssebutemba 11-17

EZEEKYERI 46-48

Ssebutemba 11-17
  • Oluyimba 134 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Emikisa Abayisirayiri Gye Bandifunye nga Bazziddwayo mu Nsi Yaabwe”: (Ddak. 10)

    • Ezk 47:1, 7-12​—Ettaka lyabwe lyandizzeemu okubaza emmere (w99-E 3/1 10 ¶11-12)

    • Ezk 47:13, 14​—Buli kika kyandifunye obusika (w99-E 3/1 10 ¶10)

    • Ezk 48:9, 10​—Ng’ensi tennagabanyizibwamu, bandisoose kwawulako ekitundu ne ‘kiweebwayo’ eri Yakuwa

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Ezk 47:1, 8; 48:30, 32-34​—Lwaki Abayudaaya abaatwalibwa mu buwaŋŋanguse baali tebasuubira nti buli kimu ekyali mu kwolesebwa okukwata ku yeekaalu kyandituukiriziddwa ddala nga bwe kyalagibwa? (w99-E 3/1 11 ¶14)

    • Ezk 47:6​—Lwaki Ezeekyeri ayitibwa “omwana w’omuntu”? (it-2-E 1001)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Ezk 48:13-22

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp17.5 omutwe oguli kungulu​—Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) wp17.5​—Laga ng’ozzeeyo eri omuntu gwe wawa magazini. Yanjula akamu ku butabo bwe tukozesa okuyigiriza abantu Bayibuli.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 35 ¶17​—Muyite ajje mu nkuŋŋaana.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 28

  • Ebyetaago by’Ekibiina: (Ddak. 8) Oba oyinza okwogera ku by’okuyiga ebiri mu katabo Yearbook. (yb17-E lup. 64-65)

  • Ebikolebwa Ekibiina: (Ddak. 7) Mulabe vidiyo eya Ssebutemba erina omutwe, Ebikolebwa Ekibiina.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 17 ¶1-10

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 43 n’Okusaba