145:1-5

Dawudi bwe yamanya nti ekitiibwa kya Yakuwa tekiriiko kkomo, kyamuleetera okumutendereza ennyo

145:10-12

Okufaananako Dawudi, abaweereza ba Yakuwa abeesigwa boogera ku bikolwa bya Yakuwa eby’ekitalo

145:14

Dawudi yali mukakafu nti Yakuwa ayagala era asobola okulabirira abaweereza be bonna