Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

 EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ZABBULI 120-134

“Obuyambi Bwange Buva eri Yakuwa”

“Obuyambi Bwange Buva eri Yakuwa”

Zabbuli 120 okutuuka 134 ziyitibwa Ennyimba ez’Okwambuka. Kigambibwa nti Abayisirayiri baayimbanga ennyimba ezo n’essanyu, bwe baabanga bambuka e Yerusaalemi ekyali mu nsozi za Yuda, nga bagenda ku mbaga ezaabangayo buli mwaka.

Yakuwa akuuma abantu be era ageraageranyizibwa ku . . .

121:3-8

  • mukuumi atasumagira

  • kisiikirize

  • musirikale ali ku mukono gwaffe ogwa ddyo