Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Okitobba 2017

 EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | KOSEYA 8-14

Yakuwa Muwe Ekisingayo Obulungi

Yakuwa Muwe Ekisingayo Obulungi

14:2, 4, 9

Yakuwa asanyuka nnyo bw’omuwa ekisingayo obulungi, era naawe oganyulwa

ENKOLAGANA YO NE YAKUWA

  1. Yakuwa omuwa ssaddaaka ez’okutendereza

  2. Yakuwa akusonyiwa ebibi byo, asiima by’okola, era akufuula mukwano gwe

  3. Ofuna emiganyulo egiva mu kugondera amateeka ga Yakuwa, era ekyo kikuleetera okweyongera okumutendereza

Nnyinza ntya okuwa Yakuwa ekisingayo obulungi?