Okitobba 23-29
KOSEYA 8-14
Oluyimba 76 n’Okusaba
Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)
EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA
“Yakuwa Muwe Ekisingayo Obulungi”: (Ddak. 10)
Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)
Kos 10:12—Kiki kye tusaanidde okukola bwe tuba twagala Yakuwa atulage okwagala okutajjulukuka? (w05 12/1 18 ¶7)
Kos 11:1—Ebigambo bino byatuukirizibwa bitya ku Yesu? (w11 8/15 10 ¶10)
Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?
Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?
Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Kos 8:1-14
BUULIRA N’OBUNYIIKIVU
Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) T-35
Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) T-35—Ozzeeyo okukubaganya ebirowoozo n’omuntu gwe walekera tulakiti eyo. Abaako ky’awakanya era n’omuddamu mu ngeri ematiza.
Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) lv lup. 152 ¶13-15—Laga engeri y’okutuuka ku mutima gw’omuyizi.
OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO
“Obulamu Bwo Bukozese Okutendereza Yakuwa”: (Ddak. 15) Kukubaganya birowoozo. Mulabe vidiyo erina omutwe, Ebitone by’Olina Bikozese Okuweereza Yakuwa.
Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) jl Essomo 9-10
Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)