Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

Ow’oluganda ng’agaba tulakiti Abafu mu Tuvalu

OBULAMU BW'EKIKRISTAAYO N'OBUWEEREZA–AKATABO K'ENKUŊŊAANA Okitobba 2017

Ennyanjula Ze Tuyinza Okukozesa

Ennyanjula ze tuyinza okukozesa nga tugaba magazine ya Zuukuka! n’okuyigiriza abantu engeri gye tuyinza okulagamu nti twagala Katonda. Kozesa ebyokulabirako bino okutegeka ennyanjula zo.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Obunnabbi bwa Danyeri Bwalaga Ekiseera Masiya We Yandijjidde

Danyeri essuula 9 etubuulira mu bujjuvu engeri Masiya gye yandizzeemu. Biki ebirala ebyogerwako mu bunnabbi obwo?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Ebisobola Okukuyamba Okuba Omunyiikivu mu Kwesomesa

Bw’oba omunyiikivu mu kwesomesa, kisobola okukuyamba okusigala ng’oli mwesigwa ne mu mbeera enzibu. Naye onootandikira ku ki?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Yamanya Ebyandituuse ku Bakabaka

Yakuwa yakozesa nnabbi Danyeri okulagula okuyimuka n’okugwa kwa bakabaka n’obwakabaka bwabwe.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Ayagala Tube n’Okwagala Okutajjulukuka?

Kiki ekisobozesa omuntu okuba n’okwagala okutajjulukuka? Kiki kye tuyigira ku ebyo ebyatuuka ku Koseya ne mukyala we Gomeri ataali mwesigwa?

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

Yakuwa Muwe Ekisingayo Obulungi

Bw’owa Yakuwa ekisingayo obulungi, kimusanyusa era naawe kikuganyula. Emu ku ssaddaaka Yakuwa z’atwala ng’ezisingirayo ddala obulungi y’eruwa?

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

Obulamu Bwo Bukozese Okutendereza Yakuwa

Obulamu kirabo kya muwendo nnyo. Tufuba okukozesa ebitone byaffe n’ebintu ebirala bye tulina okugulumiza Yakuwa eyatuwa obulamu.

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

“Batabani Bammwe ne Bawala Bammwe Balyogera Obunnabbi”

Tuyinza tutya okuyamba abaafukibwako amafuta mu mulimu ogwo?