Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

 EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | ENGERO 7-11

‘Temukkiriza Mitima Gyammwe Kutwalirizibwa”

‘Temukkiriza Mitima Gyammwe Kutwalirizibwa”

Yakuwa by’atuyigiriza bituyamba okwewala okugwa mu mitawaana. Kyokka okusobola okubiganyulwamu, tulina okubikuumira mu mitima gyaffe. (Nge 7:3) Omuweereza wa Yakuwa bw’akkiriza omutima gwe okutwalirizibwa, kyangu Sitaani okumukwasa mu mitego gye. Engero essuula 7 eyogera ku muvubuka eyaleka omutima gwe okumulimbalimba. Kiki kye tuyigira ku nsobi ze?

  • Sitaani akozesa ebintu ebyo ebitaano okutuleetera okukola ebintu ebibi.

  • Amagezi n’okutegeera bijja kutuyamba okutegeera ebizibu ebiva mu kukola ebibi era tubyewalire ddala