Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Noovemba 2017

Noovemba 20-26

MIKKA 1-7

Noovemba 20-26
 • Oluyimba 31 n’Okusaba

 • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

 • Kiki Yakuwa ky’Atwetaagisa?”: (Ddak. 10)

  • [Mulabe vidiyo, Ennyanjula y’Ekitabo kya Mikka.]

  • Mi 6:6, 7​—Bwe tutayisa bulungi bantu bannaffe, ssaddaaka ze tuwaayo eri Yakuwa ziba tezigasa (w08 5/15 lup. 6 ¶20)

  • Mi 6:8​—Yakuwa by’atwetaagisa si bizibu kutuukiriza (w12-E 11/1 lup. 22 ¶4-7)

 • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

  • Mi 2:12​—Obunnabbi buno bwatuukirizibwa butya? (w07 11/1 lup. 10 ¶7)

  • Mi 7:7​—Lwaki tusaanidde okulindirira Yakuwa n’obugumiikiriza? (w03 9/1 21 ¶20)

  • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

  • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

 • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Mi 4:1-10

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

 • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Zb 83:18​—Yigiriza Amazima. Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

 • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Kuv 3:14​—Yigiriza Amazima. Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

 • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs lup. 132 ¶20-21.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO