Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awali menu entono

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Luganda

Obulamu bw'Ekikristaayo n'Obuweereza–Akatabo k'Enkuŋŋaana  |  Maayi 2017

 EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA | YEREMIYA 35-38

Ebedumereki Yali wa Kisa era Yayoleka Obuvumu

Ebedumereki Yali wa Kisa era Yayoleka Obuvumu

Ebedumereki eyali omukungu mu lubiri lwa Kabaka Zeddeekiya, yali musajja atya Katonda

38:7-13

  • Yayoleka obuvumu n’agenda eri Kabaka Zeddeekiya n’awolereza Yeremiya, era n’amuggya mu kinnya mwe baali bamusudde

  • Yoyoleka ekisa bwe yawa Yeremiya ebigoye abiteeke mu nkwawa omuguwa guleme kumusala ng’amusikayo mu kinnya