• Oluyimba 33 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Ebedumereki Yali wa Kisa era Yayoleka Obuvumu”: (Ddak. 10)

    • Yer 38:4-6—Zeddeekiya yatya abantu n’awaayo Yeremiya ne bamusuula mu kinnya ekyalimu ebitosi (it-2-E 1228 ¶3)

    • Yer 38:7-10—Ebedumereki yayoleka obuvumu n’ayamba Yeremiya (w12-E 5/1 31 ¶2-3)

    • Yer 38:11-13—Ebedumereki yali muntu wa kisa (w12-E 5/1 31 ¶4)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 35:19—Lwaki Abalekabu baaweebwa omukisa? (it-2-E 759)

    • Yer 37:21—Yakuwa yalabirira atya Yeremiya, era kino kituzzaamu kitya amaanyi? (w98-E 1/15 18 ¶16-17; w95-E 8/1 5 ¶5-6)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 36:27–37:2

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 127

  • Okulabirira Ebifo mwe Tusinziza”: (Ddak. 15) Kitundu kya kubuuza bibuuzo nga kya kukubirizibwa mukadde. Oluvannyuma lw’okulaba vidiyo erina omutwe Okulabirira Ebifo mwe Tusinziza, buuza ebibuuzo ow’oluganda ali ku kakiiko akalabirira ekizimbe kyammwe eky’Obwakabaka. (Ekibiina kyammwe bwe kiba tekirina wa luganda oyo, buuza ebibuuzo omukwanaganya w’akakiiko k’abakadde. Ekizimbe ky’Obwakabaka bwe kiba kikozesebwa kibiina kyammwe kyokka, buuza ebibuuzo ow’oluganda akwanaganya eby’okuyonja n’okuddaabiriza ekizimbe ekyo.) Biki ebyali byakakolebwa ku kizimbe kyammwe, era biki ebyetaaga okukolebwa? Omuntu bw’aba alina obumanyirivu mu kukola emirimu egitali gimu ku bizimbe oba nga yandyagadde okuyambako mu mulimu ogwo, kiki ky’asaanidde okukola? Ffenna, nga mw’otwalidde n’abaana abato, tuyinza tutya okwenyigira mu mulimu gw’okulabirira Ekizimbe ky’Obwakabaka?

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) lv sul. 11 ¶10-19

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 57 n’Okusaba