Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

Maayi 15-21

YEREMIYA 39-43

Maayi 15-21
  • Oluyimba 133 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Yakuwa Ajja Kusasula Buli Muntu Okusinziira ku Bikolwa Bye”: (Ddak. 10)

    • Yer 39:4-7—Zeddeekiya yabonerezebwa olw’okujeemera Yakuwa (it-2-E 1228 ¶4)

    • Yer 39:15-18—Yakuwa yawonyaawo Ebedumereki olw’okuba yamwesiga (w12-E 5/1 31 ¶5)

    • Yer 40:1-6—Yakuwa yalabirira omuweereza we omwesigwa Yeremiya (it-2-E 482)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Yer 42:1-3; 43:2, 4—Biki bye tuyigira ku nsobi Yokanani gye yakola? (w03 5/1 19 ¶10)

    • Yer 43:6, 7—Makulu ki agali mu ebyo ebyaliwo ebyogerwako mu nnyiriri zino? (it-1-E 463 ¶4)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kwakuyigirizza ki ku Yakuwa?

    • Biki ebirala bye wayize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Yer 40:11–41:3

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) Is 46:10—Yigiriza amazima. Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) Kub 12:7-9, 12—Yigiriza Amazima. Lekawo kye munaayogerako ng’ozzeeyo.

  • Ng’Oyigiriza Omuntu Bayibuli: (Ddak. 6 oba obutawera) bhs 160-161 ¶19-20—Muyite ajje mu nkuŋŋaana.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO