Buuka ogende ku bubaka obulimu

Buuka ogende awalagibwa ebirimu

Abajulirwa ba Yakuwa

Londa olulimi Luganda

Maayi 9-15

ZABBULI 1-10

Maayi 9-15
  • Oluyimba 99 n’Okusaba

  • Ennyanjula (Ddak. 3 oba obutawera)

EKIGAMBO KYA KATONDA KYA BUGAGGA

  • Okuba mu Mirembe ne Yakuwa, Kyetaagisa Okussa Ekitiibwa mu Mwana We Yesu”: (Ddak. 10)

    • [Musseeko vidiyo, Okwanjula Ekitabo kya Zabbuli.]

    • Zb 2:1-3—Obukyayi eri Yakuwa ne Yesu bwalagulwa (w04 8/1 13-14 ¶4-8; it-1-E 507; it-2-E 386 ¶3)

    • Zb 2:8-12—Abo bokka abassa ekitiibwa mu Kabaka Yakuwa gwe yafukako amafuta be bajja okufuna obulamu (w04 8/1 4-5 ¶2-3)

  • Okusima eby’Obugagga eby’eby’Omwoyo: (Ddak. 8)

    • Zb 2:7—“Ekiragiro kya Yakuwa” ekyogerwako wano kye ki? (w06 6/1 29 ¶6)

    • Zb 3:2—Ekigambo Seera kitegeeza ki? (w06 6/1 30 ¶3)

    • Okusoma Bayibuli okwa wiiki eno kunjigiriza ki ku Yakuwa?

    • Biki bye njize mu kusoma Bayibuli okwa wiiki eno bye nsobola okukozesa mu buweereza?

  • Okusoma Bayibuli: (Ddak. 4 oba obutawera) Zabbuli 8:1–9:10

BUULIRA N’OBUNYIIKIVU

  • Ku Mulundi Ogusooka: (Ddak. 2 oba obutawera) wp16.3 omutwe oguli kungulu—Soma ekyawandiikibwa ng’okozesa essimu oba ka kompyuta ak’omu ngalo.

  • Ng’Ozzeeyo: (Ddak. 4 oba obutawera) wp16.3 omutwe oguli kungulu—Laga eky’okulabirako nga nnyinimu agaana omubuulizi okumusomera mu Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya, naye omubuulizi akozesa JW Library eri ku ssimu ye okumusomera ekyawandiikibwa mu nkyusa ya Bayibuli endala.

  • Ng’Otandise Okuyigiriza Omuntu: (Ddak. 6 oba obutawera) bh 12 ¶12-13—Kubiriza omuyizi okuwanula JW Library agiteeke ku ssimu ye.

OBULAMU BW’EKIKRISTAAYO

  • Oluyimba 138

  • Ennyumba ya Yakuwa Giwe Ekitiibwa: (Ddak. 5) Kukubaganya birowoozo. Musseeko vidiyo erina omutwe, Beera Mukwano gwa Yakuwa—Ennyumba ya Yakuwa Giwe Ekitiibwa. (Genda ku, ENJIGIRIZA ZA BAYIBULI > ABAANA.) Oluvannyuma, saba abaana abato bajje ku siteegi obabuuze ebibuuzo ebikwata ku vidiyo eyo.

  • Erinnya lya Katonda mu Byawandiikibwa eby’Olwebbulaniya: (Ddak. 10) Kwogera nga kwesigamiziddwa ku Ebyongerezeddwako A4 mu Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya.

  • Okuyiga Bayibuli okw’Ekibiina: (Ddak. 30) ia sul. 15 ¶1-14, akas. ku lup. 138

  • Okufundikira n’Okubategeeza Ebya Wiiki Ejja (Ddak. 3)

  • Oluyimba 11 n’Okusaba